Baibuli y’Oluganda

luganda.bible

View detailed information for Baibuli y’Oluganda — ratings, download counts, screenshots, pricing and developer details. See integrated SDKs and related technical data.

Total installs
34.6K(34,629)
Rating
4.5(4 reviews)
Released
November 10, 2016
Last updated
January 1, 1970
Category
Books & Reference
Developer
Alkitab
Developer details
Name
Alkitab
E-mail
jalumarapps@gmail.com
Website
unknown
Country
unknown
Address
unknown
Baibuli y’Oluganda Header - AppWisp.com

Screenshots

Baibuli y’Oluganda Screenshot 1 - AppWisp.com
Baibuli y’Oluganda Screenshot 2 - AppWisp.com
Baibuli y’Oluganda Screenshot 3 - AppWisp.com
Baibuli y’Oluganda Screenshot 4 - AppWisp.com

Description

Eno aapu ejja kukuyamba! Ekuwa Ekitabo Ekitukuvu mu Luganda, ku ssimu yo ku bwereere!

Tukuwa Baibuli enzivuunule obulungi mu lulimi OLuganda, emu ku nnimi enkulu mu Uganda. Aboogezi b’Oluganda abasukka mu bukadde 4 kati basobola okufuna Baibuli y’Oluganda.

Sembera eri Katonda ng’oyita mu kusoma Baibuli buli lunaku ku ssimu yo! Baibuli erimu ekigambo kya Katonda ekitaggwaawo. Kino kigambo kya Katonda eky’enjawulo era ekiwa amaaanyi.

Ekigambo kino kikulaga ekkubo ly’obulamu, kikuwa aw’okwewogoma ng’olina emitawaana, entanda Katonda gye yatuwa mu lugendo lw’obulamu buno.

Kati osobola okugifuna mu lulimi Oluganda, ku ssimu yo ku bwereere!

Ekitabo Ekitukuvu kirimu ebitabo 39 mu Ndagaano Enkadde (Olubereberye, Okuva, Ebyabaleevi, Okubala, Ekyamateeka, Yoswa, Ekyabalamuzi, Luusi, 1 Samwiri, 2 Samwiri, 1 Bassekabaka, 2 Bassekabaka, 1 Ebyomumirembe, 2 Ebyomumirembe, Ezera, Nekkemiya, Eseza, Yobu, Zabbuli, Engero, Omubuulizi, Oluyimba lwa Sulemaani, Isaaya, Yeremiya, Okukungubaga, Ezekyeri, Danyeri, Koseya, Yoweeri, Amosi, Obadiya, Yona, Mikka, Nakumu, Kaabakuuku, Zeffaniya,Kaggayi, Zekkaliya, Malaki) n’ebitabo 27 mu Ndagaano Empya (Matayo, Makko, Lukka, Yokaana, Ebikolwa, Abaruumi, 1 Abakkolinso, 2 Abakkolinso, Abaggalatiya, Abaefeeso, Abafiripi, Abakkolosaayi, 1 Abasessaloniika, 2 Abasessaloniika, 1 Timoseewo, 2 Timoseewo, Tito, Firemooni, Abaebbulaniya, Yakobo, 1 Peetero, 2 Peetero, 1 Yokaana, 2 Yokaana, 3 Yokaana, Yuda, Okubikkulirwa)

Soma Baibuli y’abaganda, mu lulimi oluyonjo era olw’omulembe. Funa Baibuli yaffe ey’Oluganda kati kati ku ssimu yo!